Ekitabo kino kyawandiikibwa Shk Muhammad Swaleh Al Munajjid era nga yayogera mukyo ebintu bingi Ebyaziyizibwa nga (136) mu Qura’aan ne Sunnah songa abantu bangi ensangi zino babinyomerera.
Ekitabo kino kyekimu kubitabo ebivvuunule mu munkola empya eya islamhouse, era nga kivvuunula ekitabo ekirina omutwe ogugamba nti “Amakubo g’okunywerera ku ddiini ya Allah” ekya Shk. Muhammad swaleh al-munajjid, mu lulimi oluganda